Obutaka bw'Abendiga

AMASAZA OMULI OBUTAKA N’EBYAFAAYO BY’ENDIGA

Obutaka bw’Abaganda obukulu busangibwa ku busozi munaana. Obusozi buno buli Mbaale mu Mawokota, ez’obutaka okutuula Abataka Abamasiga mu butaka bwabwe. Wewaawo waliwo n’obutaka bw’Abendiga obutali ku butaka obukulu e Mbaale. KYAGGWE, Abantu ba Katonda Abaasooka gye Baabeeranga Katonda ye yatonda Ggulu era nga Ggulu ono yazaala Nambi muka Kintu, Ssebunnya oluvannyuma eyafuuka Walumbe, ate ne Kayiikuuzi omununuzi w’ensi eno. Ggulu ye yavaamu abantu bonna abali munsi kuba ye taata wa Nambi mwe tuva. Wano Abaganda kye tuva tuyitibwa ‘Bazzukulu ba Nambi’. Embuga ya Ggulu mwe yazaalira abaana be bano eri mu Ggulu e Mukono mu Kyaggwe. Nambi yava mu mbuga eno okugenda okufumbirwa Kintu, omusajja mwe tuva era Abaganda mu ngeri yeemu kye tuva tuyitibwa ‘Abaana ba Kintu abataggweerawo ddala’, olumu ne tuyitibwa ‘Abazzukulu ba Kintu’ E Kyaggwe eriyo balubaale n’emisambwa egiwera mwe tuyita okwogera ne Katonda, era waliyo n’abasezi bangi nga wano we wava ebigambo nti ‘E Bukunja bakunja balamu, tebakunja miti’.Okusera emmere, n’abantu, n’okusera okw’okulya abantu kiva ku kulagajjalira ddiini yaffe olwo ebitambo n’ebyefuula mukoko mu bazzukulu ne bibakozesa ebyambyone sso nga mu ddiini yaffe embeera eno esobola okumalibwawo abazzukulu ne beeyagala. E Kyaggwe nate eriyo olusozi Wagala; n’ekibira Buvuma; n’abeeyo gye baddukiranga. Era mu buli bitundu mwabeerangamu ebifo bingi ewaddukiranga abantu. Eriyo n’olusozi lw’Abaliga oluyitibwa Ssi esibuka essiga lya Kibeevu. Ssese, Ensibuko ya Balubaale. Essaza lino lya byafaayo nnyo mu ddiini yaffe ey’Okusamira anti balubaale bangi gye basangibwa. Wanga eyali omwana wa Kintu nga kabona we ye Luboobi ali Ssese, Lubaale Musisi ekiggwa kye ekimu kyali Funvu e Ssese, Lubaale Wamala asibuka Ssese, Lubaale Sserwanga Mukasa omwana wa Wannema omukulu naye ali Ssese, Lubaale Kibuuka e Mbaale omwana wa Wannema owookubiri naye asibuka Ssese, n’abalala nga bwe t u n a a g e n d a t u b ala b a b a n gi b alin a a k a k w a t e k u S s e s e. E s s a z a S s e s e lirim u e bizin g a kin a a n a m u bin a n g a k u b y o n k a a g a m u bit a a n o k w e k u b e e r a a b a n t u.E m b u g a y a L u b a ale W a n n e m a e ri S s e s e k u ky alo Kitin d a e kiri k u kizin g a B u k a s a. K a b a k a y e n n a a b e e r a k u N n a m ulo n d o b w a g e n d a o k ula m b ula e m u kif o kin o t a s ula a n ti kit w alib w a n ti e riy o k a b a k a w a a y o W a n n e m a, a k ulir a e mis a m b w a g y o n n a e gis a n gib w a e B u k a s a. M u g a n d a w a W a n n e m a y ale e t a e m b w a n’e m ulu m a e r a o k u g ulu k w e n e k ule m ala. E y ale e t a e m b w a b w e y ala b a birin n y e e n k a n d a g g o k w e k u d d u kir a e S sin g o e r a a b a a m u s a n g a k w e k u m u j e r e g a n ti ‘b w e w a m ala o k ule m a z a m u g a n d a w o n g a w e d d u kir a’, a w o n n o e rin n y a W a m ala n g a likala n’ennyanja yaayo ng’etuumibwa linnya lye limu. Eddiini etuyigiriza okwetonda n’okusonyiwa.Tewali nsonga yaddusa Wamala, ekyandibadde ekikulu kwe kwetonda ne basigala nga bali wamu. Omuzadde ye muzadde, Musisi taata wa Wamala, (omwana omukulu) ne Wannema (omwana owookubiri) teyawondera mutabani nti amukangavvule. Naffe tutwale ekyokulsbirako ekirungi ng’ekyo tukolenga tutyo. Ekifo Nanziri kikulu nnyo nga nakyo kikuumibwa omusambwa Nanziri.Ku Nanziri kwe tusanga ebiyiriro ebiyiwa mu nnyanja Nalubaale. Omuntu yenna bw’aba tannatuuka ku biyiriro bino, asanga ekyoto ky’aseesaamu okusooka nga bw’ayogera ensonga ze z’ayagala Katonda amukolereko.Olumala okwogera ensonga zo, weeyongerayo mu kikko okugenda okusaba Katonda, era eno mu mazzi amayonjo agakulukutira mu mayinja abasabi bassaayo amagi n’emmwaanyi eby’emisambwa egitugatta ku Katonda. Lubaale Kiwanuka ne Mukasa embuga zaabwe ziri Ssese. Lubaale Mukasa mukulu nnyo kubanga y’agaba ezzadde, y’agaba abalongo era bwe tuba tukulisa omuntu okuzaala abalongo tugamba nti ‘bweza’ abazadde n’addamu nti ‘bwa Mukasa’. Lubaale Kiwanuka ye mulwanyi w’emisambwa gyonna egiri ku Bukasa era embuga ye eri mu jjinja eriri ku mwalo Kisaba. Ku mbuga ya Kiwanuka tekkirizibwayo mwenge na kintu kyonna ekitamiiza. Ne Kabaka Kintu yava ku bizinga by’e Ssese. Okuva ku kabaka Kintu okutuuka kaakano emyaka gyakayitawo mpozzi nga 500.Abagezigezi mu by’obutonde bw’ensi bagamba nti abantu kasooka babeera mu nsi emyaka giwera nga 850,000 .Kintu eyava mu ggulu n’ajja mu nsi si y’ono. Ono yava mu bizinga by’e ssese n’ajja ku lakal.zino ze nsonga abantu abo ze basinziirako okulowooza nti kintu n’akakulu b’ebika be yajja nabo baava ssese. E Ssese abantu baaberayo dda nga ne Kintu tunnasuubirwa nti alizaalibwa, kubanga Mukiibi owoolugave bwe yadduka Bemba, yasaabala ennyanja n’agenda e ssese. Ebiwanuuzibwa ku kintu e ssese kintu yagya amagezi agaawangula Bemba. Kintu bwe yamala okuwangula Bemba, yalonda mangu mussajja we Mubiru n’amuwa okufuga amaato ge gonna agaagendanga e Ssese. Eyo ye nsonga Kintu kyeyava awa Mubiru n’abaana be emyalo emikulu ku nnyanja Nalubaale okwolekera Ssese, naddala emyalo egiri e ntebe. Singa kintu n’abantu be yajja nabo baali tebalina bumanyirivu bungi mu Ssese ebizinga n’emyalo tebandibifuddeko mangu era n’amayengo ga Nalubaale tebandyaŋanze mangu kugatuulako. 

E B u vi e w a K aly a n g o o k u m pi n’o m w alo N a m u bir u Kin t u y a k u b a w o olu biri. M u m w alo N a m u bir u Kin t u m w e y a s a a b alir a n g a n g’a g e n d a e S s e s e . E r a e r y a t o ly a kin t u m w e y a w u n g u kir a n g a n g’a g e n d a e S s e s e ly a yitib w a N t a m u n n y a n g u (b a git e n d a n g y o). E n k a si y a aly o b a a giyit a n g a KITA K U L A (e ky a t a k ula a m a z zi).K aly a n g o y e y alik u u m a n g a e r a y e y aliv u g a n g a. 3 6.Kin t u b w e y a v a e B u v vi K aly a n g o y e t e y a v a a y o.N a k a a k a ti K aly a n g o e B u vi m u t a k a m u k ulu. Waliwo enfumo ezigamba nti: ensozi z’obutaka enkulu e zim u e ziri k u lu k alu z a a v a m u n n y a n j a N alu b a ale n e zij j a k u lu k alu. Zino ze zimu ku nsozi ezo: Kkungu olw’Abempeewo ne Migadde, olw’Aboolugave eziri mu Kyaddondo era ne Nsumba olw’Abempindi oluli mu Mawokota. Ebika Kintu bye yasooka okuwa obwami obukulu ng’atuuse mu Buganda bye biibyo ebirina obutaka mu Ssese era bye bika ebyazaalibwa abantu Kintu be yajja nabo. Ebika ebyo bye bino. Aboolugave, Abenvuma, Abemmamba, Abeŋŋonge n’Abenkima. Obutaka bw’e Ssese obw’Ebika ebirala ebyajja ne Kintu bulinga bwafeeba bufeebi n’obumu ne buliibwa abantu abalala nga bannanyinibwo Kintu amaze okubawa obutaka obulala ku lukalu. 43. Okuva obwedda n’obwedda abaana ba Kabaka n’ab’Abalangira n’abanganda bonna babaaluza nkejje z’e Ssese ze baayita ez’e Mazinga. Ebigambo ebizibu ng’entalo n’eby’obulwadde obunene ebyabangawo mu Buganda, oluusi n’oluusi, amagezi ag’okubivvunuuka Bakabaka baagaggyanga Ssese. Kyetuva tulaba nga Kabaka Nnakibinge yeesitukira yennyini n’agenda e Ssese ewa Wannema okuggyayo omuzira Kibuuka okujja okumuyamba mu ntalo ze yali alwana n’Abanyoro. Kojja wa Kabaka teyavanga Ssese olw’okwebuuzaayo amagezi ag’okuyamba omwana we okufuga obulungi ensi ye. Eyo ye nsonga omu ku bakojja ba Kabaka kye yavanga ayitibwa “Nakasese”. Omuggo gw’obwakabaka oguyitibwa “Ddamula” (oba Mbagambira) ogukuumibwa Katikkiro n’ente y’obwakabaka eyitibwa “Mugumba” (azaala bagenyi) Omutaka Ssensalire gy’alunda, edda byavanga Ssese. Mukasa ye yabiwanga Kabaka. Balubaale b’e Ssese tebalina miziro, era n’Ekika ky’Eŋŋoma y’ebuganda tekirina muziro. Okuva ku Ssekabaka Kintu okutuuka ku Ssekabaka Chwa II, Bakabaka e Ssese tebaawangayo mufuzi ava ku lukalu okufuga essaza eryo, so ng’okuva edda Ssese nsi ya Kabaka w’e Buganda.Ssese si nsi empagule obuwanguzi. Ebyo bifaanana okulaga nti e Ssese eringa y’eri Obujjajja bwa Bakabaka n’Abaganda wawu. Mawokota, essaza ekkulu ennyo mu kika ky’Endiga Mawokota lye ssaza lya Kayima egganzi ennyo mu nsi yonna era nga kigambibwa nga ebika bingi birinamu obutaka. Embuga ya Mawokota enkulu eri Butoolo. Essaza lino lijjudde abakkiriza, ekitegeeza nti okusamira kunnyikivu nnyo mu kifo kino gye nzaalibwa. Bassekabaka bangi baakuba ebibuga byabwe mu Mawokota. Balubaale baagala nnyo omwenge, era kye tuva tuli abayiisa b’omwenge okusobola okugabulanga balubaale baffe okubasanyusa.E Mawokota ejjudde amatooke, emmere ewoomera ennyo abantu ba Katonda mu nsi eno.Okubuuza kikulu nnyo mu ddiini era ne mu nnono, olwo Bannamawokota abasamize ennyo kye tuva tubuuza nti ‘Wokota, Wokota !’ omulala era n’addamu nti ‘Wokota,

W o k o t a!’ T u k o m a g a n n y o e m b u g o, k w e t u t o ola n e t w a m b ala n g a t u sin z a e r a n’o k u t e e k a m u a b alo n g o, o k u ziik a m u a b a f u n e b a g g u mir a b ulu n gi a t e n e b ale m a k ululu m a n g’e m p e w o e b a k o m m o n t a e m a g o m b e. T uli b alu n zi b a n t e, e n dig a, e m b u zi, enkoko, n’ebirala. Ku bye tulunda kwe tulya ate ssaako n’okutonera balubaale, ssaako ne bakabona, era n’okukola saddaaka. Mu Mawokota gye tusanga ekiggwa kya Kibuuka Omumbaale, ow’enkizo ennyo mu kutabaala. Kibuuka yatuukira ku butaka e Mbaale, Mawokota era nga kampegaano yafuuka mmandwa nnwaanyi Okukujjukizaako ku mboozi ya Kibuuka Omumbaale etaggwa malojja, Kyobe Kibuuka ono bwe yatuuka e Mbaale, baamuzimbira awo okumpi n’ekiggya kya Mbaale. Weyasinziira okulumba abalabe abaali awo wonna mu Butambala ne mu Busujju. 3.Ennwaana ya Kyobe Kibuuka yali mpya nnyo mu Buganda ne mu Uganda yonna oba olyaawo ne mu nsi yonna mu kiseera ekyo.Yeewogomanga mu kire waggulu n’atiiriisa obusaale n’amafumu wansi mu balabe be ne bubatta okukamala ate nga bo ekibatta tebakiraba. Kyokka waliwo abagamba nti tekwali kulwanira mu kire wabula nga yakumanga ekikoomi wansi w’omuti ye nadda waggulu nga omukka Abanyoro gwe baayitanga ebire. Tetujja kudda mu za wattuuyo wabula ekikulu kiri nti Kibuuka Omumbaale yalina amagezi g’okulwana agaali tegannabaawo. Nga bwe bagamba nti ekinatta amaka tekyeramba luggya ate nga n’ekinatta Wambwa kisooka kugiziba nnyindo, omukazi Omunyoro abalwanyi ba Ssekabaka Nakibinge gwe baali bawambye, yabomba ekiro n’agenda ategeeza abomuggye ly’Omulangira Jjuma nti omuntu abatta asinziira mu kire okubalasa obusaale. Bwe baddamu okulwana, obusaale baabwolekeza mu kire waggulu.9. Kyobe Kibuuka ne bamulasiza eyo mu Ssingo. Eyo gye yava n’ebiwundu ng’ali mu kire n’agwa ku muti ogwa Kirundu oguli ku lusozi Kkulumba e Mbaale Mawokota kumpi n’amaka ge.11.Abantu baamanya nkeera nga Kyobe Kibuuka mu lubiri lwe taliimu. 12.Baali bakyebuuza gye yabulidde, omusajja Kituulawo ow’Endiga n’alaba omuntu waggulu ku muti kirundu n’agamba nti oyo si ye Kibuuka?13. Bwe bamala okulaba nga ye Kyobe Kibuuka, omusajja Kisiki ow’Endiga, n’akkiriza okulinnya omuti ogwa kirundu amuggyeyo.14.Bwe yamutuukako n’ayagala okumussa ku mabega akke naye wansi.15.Ebyembi bwe yamulema okussa ku mabega n’asindika n’agwa wansi, ara olwagwa wansi n’atondoka n’afa n’oluvannyuma n’afuuka lubaale ow’entalo. Bw’ogenda e Mawokota osangayo omugga Katonga, ng’okutte ku luguudo oludda e Masaka era ne Kkoba omugga lumu Ndugwa gye yasanga Lwomwa n’amulagirira okugenda e Ssese ewa Wannema anywe oluzaalo. Emigga Nakyetema, Kalungi, Nawandigi, ne Kibukuta nazzikuno nga gya nkizo; E Mawokota ng’eriyo olusozi Ssaabwe, n’ekibira Kisitu, ne Mpanga; n’olusozi kkungu; n’abeeyo gye baddukiranga.Mu Busiro yaliwo olusozi Bakka; ng’abeeyo nabo bawonera okwo. 

BUTAMBALA, esangibwa obutaka bw’Abaliga obulala era eyali abantu Katonda be yaggya ewala nga tebambala Kabaka Kintu bwe yava e Bukesa mu Butambala n’agenda asenga e Busujju yasanga ab’e Busujju beetimba bikoola bya nsujju kyokka nga e Butambala gye yali avudde baali bayita bukunya, kye yava agamba ebigambo nti ‘Abeesibye obusujju bakira obutayambala’.Wano amasaza gombi ne gafuna amannya gaago. Bakabaka baali nnyo ku mwanjo mu kusinza n’okutuuma amannya nga bwe tuneeyongera okulaba.

Ejjinja ly’Abengo Nakyejwe lyetooloddwa Baliga

Ejjinja ly’Abengo Nakyejwe

Mu Butambala gye tusanga ejjinja Nakyejwe neddala Kasajja agali e Mabanga. Ekitali kirungi n’akatono ejjinja Kasajja lyatundibwa ab’enguudo ne balyasa okuzimba oluguudo oludda e Masaka. Ejjinja lino eririwo ligaba emikisa. E Butambala gye tusanga oluzzi olw’omukisa Munywa Kabaka Kintu we yayitira n’anywa ku mazzi bwe yali agenda e Magonga mu Busujju gye yakuba olubiri lwe. GGOMBA, essaza eryasuubuzanga omuzigo n’omunnyo era nga lya muliraano n’obutaka bwaffe e Mawokota ne Butambala Ssekabaka Kateregga ye yagatta Ggomba ku Buganda. Mu Ggomba eriyo omuvule omunene ennyo ate omuwanvu Mmindyesaala ogugaba emikisa nga wansi waagwo waliwo ekibbo ky’ebigali abazzukulu mwe bassa ebigali okusaba bye baagala. Mu Ggomba eriyo ennyondo ya Kiwanuka eyava mu Ggulu n’egwa yokka nga eri ku lusozi Golola awali olubiri lwaKabaka Mwanga II. Ennyondo eno nkulu nnyo kubanga bwe tuba ne bye twagala naddala ebitulemeredde gye tulaga okusaba amaanyi okubiwangula.Ku lusozi Mpalo esuubirwa okubaayo emisambwa mingi era nnazzikuna nga kikafuuwe okusennyaamu enku. Waliwo kye tuyiga ku Katonda, nti ayita mu bintu bingi okwoleka amaanyi ge, kale tetusaanye kwesulubabba bintu eby’enjawulo ebyoleka n’amaanyi agasusse obw’omuntu anti tomanya Katonda ayinza okuba ayise mu byo. E Ggomba eriyo ensozi Sogesi ne Kisozi; n’abeeyo baawoneranga okwo. BUWEEKULA, erimu ku masaza Kibuuka Omumbaale ge yawangula mu ntalo okuva ku Bunyoro eri omusambwa Nakayima Omuti Nakayima Nakayima oguli e Mubende ku lusozi Nakayima mu Buweekula gujjude emikisa.Omusambwa Nakayima gwabulira mu muti ogwo gw’olaba era nakati guliko

omukongozzi akka a t i r i z a n t i e b y a m a g e r o o m u s a m b w a b y e g w a k o l a n g a n a g u n o g u j w a o m u t i N a k a y i m a b y e g u k o l e r a a b a z z u k u l u . O m u t i g u n o a b a k u g u b a g a m b a n t i g u s u s s a e m y a k a o l u k u m i . O m u n t u b w ’ a g e n d a a w a l i o m u t i , a y o g e r a n a g w o n a g u b u u l i r a e b i z i b u b y e e r a b a n g i b a w a o b u j u l i z i n t i K a t o n d a a b a k o l e d d e b i n g i n g ’ a y i t a m u N a k a y i m a o m u l i o k u f u n a e z z a d d e o m u l i n ’ a b a l ongo , o k u n o g a n ’ o k u n y w e z a e n s i m b i , o k u w o n a e n d w a d d e , n ’ e b i r a l a . 5 . K u N a k a y i m a t e b a k w e r a g u z a , t e b a k u g a b a d d a g a l a , e r a o y o a l i n a e k i z i b u a g e n d a n a m a t u g a m w a n y i a s a t u , a m a t a e b i k o p o m u k a a g a , w a m u n e w a a f u k k i l o y ’ o m u z i g o O m u g a n d a . 6 . K i n o ky e k i j j u l o ky ’ o b a o w a d d e y o . M u k u w a a y o e b i n t u b i n o o m u k k i r i z a a f u k a m i r a m u m a a s o g a N a k a y i m a n ’ a s s a e m m w a a n y i m u k i b b o , o m u z i g o n ’ a g u s i i g a k u m a f u m u n ’ e n s u m b i e z i r i w o . A t e g o a m a t a a g a s s a m u ky a n z i n ’ a n y w a k o e r a n ’ a w a n e k u m u k o n g o z z i n a y e n ’ a n y w a k o . A t e a g a b a g a s i g a d d e w o g a w e e b w a a b a n t u a b a s a n g i d d w a w o n e b a g a f u m b a n e b a g a n y w e r a w a m u c a a y i . O k w a n d i b a d d e n g a o k u g a b a e d d a g a l a , o m u s a m b w a N a k a y i m a o m u n t u g u m u l o o s a b u l o o s a n ’ o t e r e e r a n g a e b i s e e r a b i n g i g u k u l a g i r i r a e b y o k u l y a b y ’ o b a o g a b u l a a b a n t u a w o w a m m a n g ’ e b i z i b u b y o b i g e n d a b u t a d d a . E b i k u l o o s e b w a o k u s s a m u k i j j u l o b y ’ o g u l a n ’ o d d a k u N a k a y i m a n ’ o g a b u l a a b a l i y o , a w o o b a w e e b a z a K a t o n d a o k u k u k o l e r a e b i r u n g i e r a g w e b a a t u m a e n n y a m a a t w a l a o m u s i t o o b a e b i n t u e b i r a l a m u m a a s o g a N a k a y i m a n g ’ a k u l e m b e d d w a m u o m u k o n g o z z i n e y e e b a z a n g ’ e n o b w ’ a l a a m i r i z a ‘J j a j j a n z e g u n d i n k w e b a z a o l w ’ e b i n t u g u n d i b y e w a n k o l e r a ’ . E n s o n g a e n o ky a k u y i g a n n y o e r a a b a k k i r i z a o k w e b a z a n g a K a t o n d a w a a b w e o k u b a k o l e r a e b i r u n g i . A b a k k i r i z a a b a s a m i z e w a l i w o l w e t u g a m b a n t i ‘ Ky e w e e t e m a o l w a d d e , b w ’ o w o n a t o k i w a ’ , e m b e e r a e n o s i n n u n g i . E b y e w u u n y i s a n g a b w e b i t a g g w a m u n s i , o m u t i g u n o g u l i k o e k i t u n d u e k i r i n g a e b i f o b y ’ o m u ky a l a e b y e ky a m a , e k i t u n d u e k i r a l a k i r i n g a m a b e e r e g a m u ky a l a , k u l i k o e k i r i n g a a k a b i n a k ’ o m u n t u , n g a w a n o o m u s a m b w a N a k a y i m a w e g w a t u u l a n e g u b u l a . N a k a y i m a y a l i y e d d i r a N t e n g a k i n o t u k i r a b i r a k u n g a k i n o ky e y o l e k e r a k u k i t u n d u ky a m u t i e k i n g a o m u t w e g w ’ e n t e . 1 6 . K u N a k a y i m a k u l i k o n ’ e k i t u n d u e k i r i n g a o m u t w e g w ’ o m u n t u . E n s o z i M u b e n d e , M a g a l a , K a g a b a , n ’ e k i b i r a B u l o d a n e B w a n j a g y e b a a t e m a n g a M u j a g u z o n ’ a b e e y o b a a w o n e r a n g a a w o

Omusambwa Naka y i m a g w a b u l i r a m u m u t i o g w o g w ’ o l a b a e r a n a k a t i g u l i k o om u kon g o z z i a k k a a t i r i z a n t i e b y a m a g e r o b i n g i e b i v a k u N a k a y i m a on o

Omusambwa Naka y i m a g w a b u l i r a m u m u t i o g w o g w ’ o l a b a e r a n a k a t i g u l i k o om u kon g o z z i a k k a a t i r i z a n t i e b y a m a g e r o b i n g i e b i v a k u N a k a y i m a on o

 

B U L E M E E Z I er i o l u b i r i B a a m u n a a n i k a A b a l i g a m web a l i n a em i r i m u er a n ’ek i g g w a ky a K a w u m p u l i e B u yeg o k o n ’ o l u s o z i W a l u s i e y o g y ’ o b i s a n g a

O k u b u u z a k i k u l u n n y o m u d d i i n i e r a n e m u n n o n o , o l w o A b a l e m e e z i A b a l y a n n a k a ky e t u v a t u b u u z a n t i ‘ L e m e e r a , L e m e e r a , L e m e e r a ! ’ o m u l a l a n ’ a d d a m u n t i ‘ L e m e e r a , L e m e e r a ! ’ A b a l e m e e z i t wog e r w a k o n t i ‘ T u l i n k u c w a a b a a z i b i r a K a n g a a w o e k k u b o ’ a t e e r a n t i ‘ N ’ e b i y i t a e k i r o n e K a n g a a w o y e e t i k k a ’ . B i n o b y o n n a b y o g e r w a k u s s a m u b a n t u b u n t u b u l a m u o b u t a w e m u k i r a b a n n a f f e . K a t o n d a a y a g a l a a b a n t u t u b e e r e b a k k a k k a m u e b i s e e r a b y o n n a . M u B u l e m e e z i k u ky a l o B u y e g o g y e t u s a n g a e k i g g w a e k i k u l u e n n y o m u K u s a m i r a e ky a K a w u m p u l i O l u s o z i W a l u s i k i f o k i k u l u n n y o m u d d i i n i y a f f e A b a g a n d a . N g a b w ’ o l a b a e m m a n d w a n g ’ e k u l i n n y e k u j j o b a o b a e n n y i m b a z ’ e m m a n d w a n g a z i k u t e a k a t i , o l w ’ o b u w o o m u n ’ o b u n y u v u k o n ’ a k a b u g u m u o s a n g a n ’ e n g o y e e z ’ a w a g g u l u o z e e s a m b y e

 

lusozi

 

Abazzukulu bali m u k u s i n z a k u l u s o z i W a l u s i e r a w a n o e m p e wo z a b a j j a j j a z i z z e m u b a z z uku l u b a a b w e n g a n ’ e n g o y e b a z i g g y e e m u . 7 . E b y a l o n g a B a a m u n a a n i k a e r i o l u b i r i l w a K a b a k a k i k u l u n n y o m u K u s a m i r a , B b o w a - B u z i n d e , K a l u n g u , N d ej j e , n ’ e b i r a l a o g e n d a n g a y o o k u s a b a k u b a j j a j j a o f u n e b y ’ o y a g a l a k u b a e r i y o e b i g g w a n j o l o . 8 . E S s a m b w e m u g g o m b o l o l a y e N n y i m b w a y e e r i e m b u g a y ’ O m u t a k a o m u k u l u e n n y o K a k e b e N a a b u g w a m u e y a k u l e m b e r a m u b a n n e o k u n o n a K a b a k a K i m e r a n g ’ a j j a o k u l y a N n a m u l o n d o o k u v a e B u n y o r o . 9 . K u y e k w e k u v a e n j o g e r a e g a m b a n t i ‘ g u n d i a g u d d e m u b i n t u o b a o k u b a o m u t a k a w e S s a m b w e ’ nga K a t o n d a a b a d d e a l i n a ky ’ a k u w a d d e . 1 0 . E n s o z i B b o w a , S s e m p a , W a l u s i , K a t e e r a n d u u l u , K i g o z i , B u s o w a : e z o z o n n a z i r i B u l e m e e z i . 1 1 . Z i n o z e n s o z i e z a b e e r a n g a e z ’ e k i t i i b w a e n n y o , e z a y i t i b w a n g a e z a l u b a a l e n g a n a z o a b a n t u b a z i s a m i r a : E r a z e z a a b e e r a n g a e b i d d u k i r o b y ’ a b a n t u m u B u g a n d a , k a b a k a b w e y a b a z i n d a n g a o k w o k w e b a d d u k i r a n g a . 1 2 . B u l i e y a t u u k a n g a o k w o n g a a w o n y e k u b a n g a t e k w a t u u k a n g a m u g a b e w a K a b a k a n e w a a k u b a d d e o m u n t u o m u l a l a y e n n a a t a m b u l a m u n g e r i e y o o k u n y a g a e b i n t u b y ’ a b a l a l a . 1 3 . B w e b a a m u w u l i r a n g a n g ’ e k i t i i b w a ky e k i m u f a m a n g u a g o . OB U TA KA OB U L I K U K I T E B E E K I K U L U E M B A A L E , M AWOK O TA E n s o z i e z ’ o b u t a k a b w ’ A b e n d i g a e z i r i e M b a a l e M a w o k o t a m u d i s i t u l i k i t i y e M p i g i , G g o m b o l o l a . M u t u b a I , e M p i g i n e m u G g o m b o l o l a S s a b a g a b o , e M u d u u m a , M a w o k o t a , M p i g i z e z i n o : 1 . O l u s o z i K k u l u m b a 2 . O l u s o z i B u n n a m w e r i k u t u u l a k o B u v i n e S s e k a k o n i 3 . O l u s o z i B u y a n g a k u t u u l a k o S s e m i t i 4 . O l u s o z i M a z i b a k u t u u l a k o N a m u s o t a 5 . O l u s o z i M p a m i k u t u u l a k o S s e r u n k u u m a , L u w a n g a n e S s e k a s a m b a 6 . O l u s o z i M p a n g a e N a k a b i s o k u t u u l a k o N d a l u n e K a g g w e 7 . O l u s o z i S s e e n e n e k u t u u l a k o K i g u l i 8 . O l u s o z i M m e m b e k u t u u l a k o N a k a b a a l e E n s o z i L w a s i n e K i t a v u j j a n a z o z e z i m u k u z i k o l a e k i t u n d u M b a a l e . M u b u f u n z e , n e t u g a m b a n t i e r i n n y a l y a j j a j j a f f e M b a a l e l y e l a b u n a e n s o z i e z o e k k u m i e r a e r i n n y a e r y o n e l i k a l a k u k i t u n d u e ky o ky o n n a e ky e b u l u n g u d d w a e n s o z i e z o e k k u m i . OB U TA KA OB U L A L A K U N S O Z I E Z I TA L I M B A A L E O b u t a k a o b u l a l a o b w ’ A b e n d i g a o b u t a l i k u b u t a k a M b a a l e b w e b u n o : 1 . O l u s o z i B u y i j j a , M a w o k o t a k u t u u l a k o L u t a l o 2 . O l u s o z i B w e y a , B u t a m b a l a , k u t u u l a k o M p u n g u 3 . O l u s o z i M u t u n g o K i t i k o , Ky a d d o n d o k u t u u l a k o W a k i k u n g a 4 . O l u s o z i B u g i r i K i s u b i , B u s i r o , k u t u u l a k o N a k i y e n j e 5 . O l u s o z i B u s a n g a K k o o m e , Ky a g g w e k u t u u l a k o S s e k k o b a 6 . O l u s o z i S s i B u k u n j a , Ky a g g w e k u t u u l a k o K i b e e v u . E n s o z i z o n n a e z i r i m u o b u t a k a b w a b ’ E n d i g a m u B u g a n d a o k u t u u l a a b a t a k a a b a m a s i g a z i r i k k u m i n a m u k a a g a ( 1 6 ) . O m u n a a n a z e e t o o l o d d e k u B u t a k a

bw’Abendiga awaazikibwa jjajjaffe Mbaale ate n’omunaana omulala ze ziri mu masaza ago amalala agalagiddwa waggulu.